Katikkiro Ssebwaana
Amabala
Akagoma Ka Lubendera
Kabaka Kato Kintu
Previous
Next

Tubaaniriza era webale otukyalirako

Tubaaniriza okusoma ebitabo bino ebirimu obuwangwa n’ennono ya Buganda era bye bino wamanga: Abasirusiru befunziza ebyama bya Katonda nebeteerawo ebyabwe, kati ge maziga getulaba mu nsi olw’obutamanya mwoyo n’ababaka ba Katonda kye bagamba, era lukoya.

AMAZIMA AGAAKWEKEBWA ENSI GAZUUSE

Atenderezebwe
Agulumizibwenga
Aweebwenga Ekitiibwa Amawanga Gonna
Gamusizenga mu nniimi zaago
Emirembe n’emirembe
Bw’ezaala bw’ekomberera, Ddunda kola…

Ensi Teggwa Malojja

ENSI TEGGWA MALOJJA

Ensi yabangibwa mu mitendera n’eweebwa empuliziganya n’ebeera n’ebipimo,ennimi, enkula, entegeera, n’ebyenfuna kwossa ebiriibwa, empisa n’enkola nga by’anjawulo. Olwo obukulembeze nga bulina kugoberera ngereka ya Mutonzi. Awo nno si musango gw’abo ababeera mu kitundu
ekyo.

Ekyo kye kiraga obusukkulumu nti eno ensi ya njawulo, ekuumibwebutiribiri ng’enkula yaayo bw’eri n’akaalo kayambe ensi n’abalala abadaaga.

OLUTALO LW’OBUTONZI

Bw’ebeera kooti, y’eno empoza ekiikirira ensiinza nnasaangwa n’entegeera mu
bbala eriddugavu nga bwe byali, naye nga bya Katonda, era sirina kubuusabuusa. Y’entaputa y’ebyo eby’edda, so si kulamula butukirivu, naye…

SINAMATIRA N’ENTAWULIRA

Akatabo kano kakyaali mu madobozi koka, era oba owetaase okugiwuliriza, genda buterevu ku bitabo byaffe ezza’madobozi. Oba Kona epessa eno wansi

Featured book

This Book is currently available in Luganda for free and the English version can be bought on Amazon.com book store.  This Book offers insights into great miseries of Creation and Life after Death

Quickly listen to our audio books here

You can quickly listen to the featured book ENSI TEGGWA MALOJJA here. Otherwise click here to access all other audio books 

Ebisookerwako

Ennyanjuliro

Bemba Musota ne Kato Kintu

Okwetobeka

Obwakabaka

Endagaano

omwoyo

Okufa

Ekiberamugulu

Endowosoza Esatu Mu Bwakatonda

Akaalo ka Buganda